Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byobulamu mu Ggwanga Dr. Chris Baryomunsi alangiridde nga Uganda bwerinnye ku nfeete ekirwadde kya Ebola era nga News: Amasasi ganyoose mu Mayinja Zone abalonzi bwebabadde bawakanya olukalala lwAbalonzi oluleeteddwa okulonderako nga bagamba nti si lwe lutuufu. News: Embeera nga bweri e Bwaise mu kalulu ka Bassentebe bebyalo.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 333 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest news

Abantu beyiye mu lukungaana lwa DF e Masaka

Ebikumi nebikumi by’Abantu beyiye mu kisaawe e Kijjabwemi mu Masaka, okwetaba mu lukungaana lwabonna olw’Ekibiina kya Democratic Front…

Omutaka akulira Ekika ky’e Ngo asisinkanye Munnamateeka Kavuma

Jjaja Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba, Omutaka akulira Ekika ky’e NGO, asisinkanye muzzukulu we Munnamateeka Derrick Kavuma, Ssaabasajja Kabaka…

Omulamuzi agaanyi okuwa Gavumenti olukusa okutwala essimu ya Besigye

Omulamuzi wa Kkooti y’e Nakawa Christine Nantege agaanye okuwulira okusaba kwa Gavumenti kweyateekayo mu Kkooti eno ngesaba eweebwe…

Katikkiro yetabye muksabira Omugenzi Walakira

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali Buloba mu kusabira omugenzi Eldard Walakira, omukadde amuzaalira mukyala we Margaret Mayiga. Omukubiriza…

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono alambudde Obutaka bw’Ebika

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Dr. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’Ebika; Abalangira b’Ekibulala n’Ekiwere ebisangibwa mu ssaza Ssingo. Owek.…

Sheik Ngobi asabye okwetondera aba Famire beyalebula

Deputy District Kadhi wa Disitulikiti y’e Luuka era Country Director of Albayan Sheikh Uthman Shaban Ngobi yetondedde Namwandu…

Omusibe alajanidde Omulamuzi basooke bamuwe emmere

Omu kubateeberezebwa okwenyigira mukuttemula State Prosecutor Joan Kagezi Namazzi, Adbul Ssemujju aka Minana alajanidde omulamuzi asooke ayimirize olutuula…

Omuyimbi Mugema afiiridde e Gulu

Kitalo! Omuyimbi Daudi Mugema asangiddwa nga yafiiridde mu woteeri mwabadde asula mu Kibuga Gulu gyeyali agenze okulaba nti…

NUP eyongezzaayo okukwata empapula

Ssentebe w’Akakiiko k’Ebyokulonda mu National Unity Platform Harriet Chemutai avuddeyo nategeeza nga bwebongezzaayo enaku zokukwatirako empapula z’okusaba kwabo…