Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
News
NUP eyongezzaayo okukwata empapula
June 24, 2025 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko k’Ebyokulonda mu
National Unity Platform Harriet Chemutai avuddeyo nategeeza nga bwebongezzaayo enaku zokukwatirako empapula z’okusaba kwabo abaagala okukwatira ekibiina bendera ku bifo ebyenjawulo okutuusa nga 25 July olwomuwendo gwabasa okubeera omungi.