Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
News
Omuyimbi Mugema afiiridde e Gulu
June 24, 2025 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omuyimbi Daudi Mugema asangiddwa nga yafiiridde mu woteeri mwabadde asula mu Kibuga Gulu gyeyali agenze okulaba nti asisinkana Fen. Salim Saleh okumusaba obuyambi bw’ensimbi.