
Sipiika Among ayiseemu okukwatira NRM bendera e Bukedea nga tavuganyiziddwa
17 — 06
Gen. Moses Ali aweereddwa Kkaadi ya NRM
17 — 06Ekibiina ekiggya ki People’s Front for Freedom (PFF) kivuddeyo nekirangirira ensimbi ezinasasulwa abo bonna abaagala okwesimbawo ku tiketi y’ekibiina ngayagala obwa Pulezidenti wakusasula obukadde 2 n’ekitundu, Omubaka emitwalo 50 ne Lord Mayor wa Kampala, emitwalo 25 eri ba Mmeeya bebibuga ebirala, ba Kkansala ba LC omutwalo gumu ate ba Ssentebe ba LC5 emitwalo 2 n’ekitundu.
ffoomu batandise okuzigaba olunaku olwaleero ku offiisi e Katonga okusinziira ku akola nga Maneja w’Ebyokulonda Hon. Michael Kabaziguruka.