Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 222 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nalangirira nga bwasudde Omubaka Munnakibiina ki National Resistance Movement

June 15, 2026 · Radio Simba

⚽ Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nalangirira nga bwasudde Omubaka Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM, Hon. Daudi Kabanda ku kifo kya Ssaabawandiisi wa Patriotic League of Uganda (PLU) namusikiza Fadil Twalla. Kinajjukirwa nti Kabanda yavuddeyo ku weekend nayegeeza nga bweyategeezezza mukama we nga bwalina enteekateeka yokulekulira ekifo kino nga agamba nti waliwo abantu waliwo abantu abamutaddeko akazito nga baagala okukozesa offiisi eno olwebigendererwa byokufuna ensimbi nga bamulaba nga abalemesa.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News