Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 136 listening Simba FM Live
News

Omusirikale ali ku ddaala lya ASP abeera atya n’emitwalo 20 gyokka mu nnyumba – Babbi

June 24, 2023 · Mubiru Ali

Abasirikale b’ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa obubbi obw’emmundu ekya Flying Squad bagamba nti ababbi abakwatiddwa olwokumenya nebayingira amaka ga Assistant Superintendent of Police Faridah Nampiima babategeezezza nti baali tebasuubira musirikale ali ku ddaala bwerityo butaba na ssente mu nnyumba. Bano bagamba nti bewuunya nnyo okusanga emitwalo 20 gyokka mu nnyumba.