Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
News
Ab’e Kabweri basanyukidde nnyo eyesimbyeewo eyagidde mu nnyonyi
June 23, 2025 · Mubiru Ali
Abantu be Kabweri mu Disitulikiti y’e Kibuku babadde mu ssanyu eritagambika oluvannyuma Dr. Wakida Patrick abadde Munnakibiina kya
Forum for Democratic Change eyasaze eddiiro nadda mu
National Resistance Movement – NRM okutuukira mu nnyonyi ekika kya namunkanga nga agenda okutongoza okunoonya akaluli ka kamyuufu ka NRM.
Bya Waki Moses