Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Agambibwa okubeera omutujju atiddwa ku Kalerwe

June 23, 2025 · Mubiru Ali
Omwogezi w’Eggye lya UPDF Gen. Felix Kulayigye agamba nti abebyokwerinda batandise okunoonyereza kwateeberezebwa okubeera lumiramwoyo atiddwa abebyokwerinda ku Kalerwe nga kigambibwa nti abadde ne bbomu.
Kulayigye agamba nti babadde bagenderera kutulisa bbomu mu katale Kalerwe wamu namasinzizo agalinanyeewo.
#ffemmwemmweffe