Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 259 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Aba PFF batongozezza kkaadi z’ekibiina

June 23, 2025 · Mubiru Ali
Abakulembeze ba People’s Front for Freedom (PFF) olunaku olwaleero batongozza kkaadi z’ekibiina ku kitebe ky’ekibiina mu Kampala. Era olwaleero lwebatandise mu butongole okukiriza okusaba kwabo abegwanyiza okwesimbirawo ku kkaadi za PFF.
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda mu PFF Michael Kabaziguruka, alangiridde amateeka agokugoberera era nga kati kalongoseddwa okusobozesa mmemba nebwaba taliiwo okuweebwa kkaadi.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe