
Gen. Moses Ali aweereddwa Kkaadi ya NRM
17 — 06
Gavumenti ekole enguudo okusobola okutumbula ebyobusuubuzi
17 — 06Okuwulira okusaba okwokweyimirirwa okwa Munnakibiina kya National Unity Platform Mitala Noah aka Noah Mutwe wamu n’omuserikale Uganda Police Force Charles Twine nga bano bavunaanibwa omusango gwokwekobaano okutta Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Mutabani we Gen. Muhoozi Kainerugaba kuzeemu omukoosi oluvannyuma lw’omuwaabi wa Gavumenti omukulu mu musango guno, Richard Birivumbuka obutalabikako ate nasaba ne Kkooti obutawulira kusaba kuno nga taliiwo. Okusaba kuno akuyisizza mu munne nasaba kkooti erinde okutuusa lwalikomawo.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe