Breaking
News: Rev. Fr. Achilles Mayanja Ssali nga ye Cathedral Administrator wa Lubaga, yavuddeyo nawa Gavumenti amagezi ku milamwa gwa bulungi bwansi. News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Hon. News: Oooo…..kiikyo kiikyo! Ngokyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 306 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: latest news

Sipiika Among ayiseemu okukwatira NRM bendera e Bukedea nga tavuganyiziddwa

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among era omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Bukedea ayiseewo nga tafuganyiziddwa okukwatira National…

SSP Nickson Agasiirwe asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakawa

Omusirikale wa Uganda Police Force Senior Superintendent of Police Nickson Agasiirwe atwaliddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakawa enkya…

Poliisi ekutte abasangiddwa n’ebintu byamasanyalaze ebirowoozebwa okubeera ebibbe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Abasirikale ba Poliisi okuva e Ssemuto Town Council…

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kamuli afiiridde mu kabenje

Kitalo! Charles Mugude Maxwell Kuwembula Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kamuli ngono era abadde avuganya mu kamyuufu ka National…

Kadaga akyayagala ekifo kyabaddemu okuva 1989

Omumyuuka asooka owa Ssaabaminsita era Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kamuli Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga yaggyeeyo empapula…

Temunziikanga nga Ekereziya tebawadde kyapa kyange – Omugenzi Thereza

Waliwo Famire ekyatubidde n’omulambo gw’omuntu waabwe eyaleka ekiraamo ekikambwe ekyobutaziikibwa okutuusa nga Ekereziya Katolika ebawadde ekyapa kye kyeyagiteresa.…

Abayisiraamu e Butambala bakoze dduwa okusabira Katikkiro

Abayisiraamu e Butambala bakungaanidde ku ssomero lya Kibibi Muslim SSS nebasabira Katikkiro Charles Peter Mayiga olw’okuweza emyaka 12…

NUP tegenda kutuuza lukungaana lwa bonna egenda kubeera misa – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao avuddeyo nategeeza nti emikutu gyamawulire gyasalawo obudde bwonna okubuwaayo okuwandiika ku…

Sipiika wa Nakawa Luyombya ayanjulidde ab’e Nakawa byabakoledde

Munnakibiina kya National Unity Platform nga ye Sipiika wa Nakawa Luyombya Godfrey olunaku lweggulo yayanjulidde abantu abamulonda ebintu…