
NUP tegenda kutuuza lukungaana lwa bonna egenda kubeera misa – Norbert Mao
10 — 06
Temunziikanga nga Ekereziya tebawadde kyapa kyange – Omugenzi Thereza
13 — 06Abayisiraamu e Butambala bakungaanidde ku ssomero lya Kibibi Muslim SSS nebasabira Katikkiro Charles Peter Mayiga olw’okuweza emyaka 12 nga akutte ddamula.
Dduwa ekulembeddwamu Supreme Mufti Sheikh Muhammad Galabuzi, neyebaza Katikkiro olw’okugumira ebisomoozo neyewayo okuweereza Ssaabasajja Kabaka era n’amusaba okuba omumalirivu.