Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 293 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Kabuyonjo eyamalawo obukadde 30 ekwasizza Eng. Aziz owe Wakiso

January 17, 2025 · Mubiru Ali
Omubaka wa Pulezidenti mu Disitulikiti y’e Wakiso, Justine Mbabazi, alagidde bakwate Eng. Aziz Abdallah, eyalondoola okuzimbibwa kwa kabuyonjo ku ssomero lya Balibaseka Secondary School e Kakiri, annyonyole engeri ensimbi gyezasaasanyizibwamu ku mulimu guno.
Mbabazi agamba nti batandika okuzimba kabuyonjo eno ng’omulimu tegunaggulwawo mu butongole. Mbabazi agamba alina obuvunaanyizibwa bwokulondoola pulojekiti za Gavumenti zonna mu kitundu kyatwala.
#ffemmwemmweffe