Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 327 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kamuli afiiridde mu kabenje

June 13, 2025 · Mubiru Ali
Kitalo!
Charles Mugude Maxwell Kuwembula Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kamuli ngono era abadde avuganya mu kamyuufu ka National Resistance Movement – NRM ku kifo kyekimu afiiridde mu kabenje akagudde e Naggalama enkya yaleero bwabadde agenda e Kyaddondo ku kitebe kya NRM okufuna empapula. Kigambibwa nti ono abadde avuga endiima atomereganye ne Sino Truck.
Bya Latifah Nalubowa
#ffemmwemmweffe