
SSP Nickson Agasiirwe asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakawa
17 — 06
Abaagala okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo ku kkaadi ya PFF baguddewo akadinisa
17 — 06Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among era omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Bukedea ayiseewo nga tafuganyiziddwa okukwatira National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo kyekimu oluvannyuma lwabadde amuvuganya okuggibwa mu lwokaano.
Akolo Odeke Hellen yagiddwa mu lwokaano nga kigambibwa nti si mutuuze mu Disitulikiti y’e Bukedea nti wabula yagulayo ettaka ku kyalo ekimu okusinziira ku Ssentebe w’Akakiiko kebyokulonda aka NRM Dr. Tanga Odoi.
Bya Barbara Nabukenya