Breaking
News: Omulondo mbu bwogulya ogejja ekitalabika! Omuwuulu ye musajja ayita ku ndiga ensajja nemulaawa! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa manyumya nebiwooma girindirire buli kiro ku ssaawa nnya. News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 316 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: radio simba

Gen. Moses Ali tasaanye kwesimbawo – Kakwenza ne Kiggala

Omulwanirizi w’Eddembye lyobuntu @Kakwenza Rukirabashaija wamu ne Ssuuna James Kiggala baddukidde mu Kkooti egonjoola ensonga za Ssemateeka ngabawakanya…

Olukungaana lwa NUP luteeke awalala – RCC wa Masaka

Omubaka wa Pulezidenti mu Masaka City, RCC Ahamada Washaki avuddeyo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe olukungaana lwakwatidde ekibiina…

Bakamisona ba Palamenti bazzeemu nebegemulira obukadde 400 – Joel Ssenyonyi

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga Bakamisona ba Palamenti 4 okuli; Esther Afoyochan, Mathias Mpuuga…

Kitalo! Mukyala wa Kibalama eyabuzibwawo afudde

Kitalo! Monica Nabukenya Kibalama afudde, ono mukyala wa Munnakibiina ki National Unity Platform, JohnBosco Kibalama eyabuzibwawo nga 3-June-2019…

Poliisi okulumba woteeri Kyagulanyi weyasuze yakikoze mu mateeka – Rusoke

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nannyonyola kubyawalirizza Abasirikale baayo okulumba woteeri Omukulembeze wa National Unity…

Omubaka akiikirira abakozi Byakatonda asimbiddwa mu Kkooti

Omubaka akiikirira Abakozi mu Palamenti Dr. Abdulhu Byakatonda asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Jalia…

Abayimbi baffe e Kitigum betaaga studio – Okello Oryem

Minisita Okello Oryem; “Abayimbi mu Kitigum betaaga obakolera situdiyo y’ennyimba bawone okutindiga nga engendo okugenda e Kampala oba…

Waliwo abaddukidde mu Kkooti nga bawakanya ekyokuwa Luyilika kkaadi ya Makindye West

Waliwo abagambibwa okubeera abatuuze ba Makindye West 3 okuli; Mukasa Patrick Ssali, Kimera John ne Ndugga Henry abaddukidde…

Pulezidenti Museveni atuukidde mu mizira e Nwoya

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ayaniriziddwa wakati mu mizira n’enduulu ku Anaka P7 School mu Disitulikiti y’e Nwoya okutandika…