Breaking
News: Omulondo mbu bwogulya ogejja ekitalabika! Omuwuulu ye musajja ayita ku ndiga ensajja nemulaawa! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa manyumya nebiwooma girindirire buli kiro ku ssaawa nnya. News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 349 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abayimbi baffe e Kitigum betaaga studio – Okello Oryem

October 24, 2025 · Mubiru Ali
Minisita Okello Oryem; “Abayimbi mu Kitigum betaaga obakolera situdiyo y’ennyimba bawone okutindiga nga engendo okugenda e Kampala oba e Gulu okukola ennyimba zaabwe.”
Bino abyogeredde mu lukungaana lwakwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.
Minisita Okello Oryem; “Nayogera n’omugenzi Muzeeyi Tito Okello Lutwa ngakyali mulamu, nantegeeza nti wasuubiza nga tonava mu buyinza ojjakufuula Chua County Disitulikiti. Ekyo tonakituukiriza tukyakirindiridde.”
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#ProtectingTheGains
#ffemmwemmweffe
#ProtectingTheGains
#UgandaDecides2026