Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 988 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Munnakibiina ki National Resistance Movement

May 25, 2026 · Radio Simba

🗳️ Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Jacobs Markson Oboth amanyiddwa ennyo nga Jacob Oboth Oboth alindeddwa nga Sipiika wa Palamenti ye 12 n’obululu 441. Addiriddwa Munnakibiina ki National Unity Platform Paul Mwiru n’obululu 60, owa Norbert Mao owa Democratic Party afune 15. Obululu 3 bwebwonooneddwa.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News