Minisita avunaanyizibwa ku bugagga obwensibo wamu namasanyalaze Hon.
🎵 Minisita avunaanyizibwa ku bugagga obwensibo wamu n’amasanyalaze Hon. Can. Dr. Ruth Nankabirwa avuddeyo nategeeza nga bwegobye Ssentebe wa bboodi ya UEDCLTD Lydia Ochieng-Obbo wamu ate ye Managing Director wa UEDCLTD Paul Mwesigwa nasindikibwa ku luwummula olwobuwaze. Nankabirwa ategeezezza nti kino kikoleddwa okugonjoola ensonga y’okukulembera wamu n’obwerufu mu Uganda Electricity Distribution Company Limited – UEDCLTD.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

