Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 242 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

LOP avumiridde ekyomulamuzi okugaana ababadde beyimirira abasibe olw’emyaka

October 3, 2025 · Mubiru Ali
Omwogezi wa National Unity Platform LOP Joel Ssenyonyi avuddeyo navumirira ekisaliddwawo Kkooti okumma Bannakibiina kya NUP ekumi omukisa okweyimirirwa nategeeza nti kino kiyingiddemu ebyobufuzi.
Bino abyogeredde ku Kkooti y’Omulamuzi w’e Kawempe etuula e Kanyanya nagabamba nti eky’Omulamuzi okwesigama ku bavuddeyo okweyimirira abantu nti bato ku bavunaanibwa kikyamu kuba eky’emyaka tekyali nsonga mu mateeka oluvannyuma okuggyawo ekkomo ku myaka mu Ssemateeka.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe