Olwaleero Ssengule wa Radio ow’omwaka 2021 ow’Emmamba Nsubuga Mawaggali Sussan lwakwasiddwa ettaka (n’ekyapa) eryamuweebwa aba Century Properties and Real Estates Uganda Limited.
Ettaka liri ku Kyalo Kayunga, omuluka Butoloogo e Gombolola Nama mu Disitulikiti y’e Mukono.
Oluguudo olugendayo lutuumiddwa Ssengule Road.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.