Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku kunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nti okunoonyereza kwebalinako kulaga nti Ssekitololeko Julius yali tanayitamu kwetaba mu mizannyo gya Olympics.
Ssekitooleko akuumirwa mu kaduukulu ka Poliisi ya Jinja Road.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.