Ssegiriinya ne Ssewanyana baleeteddwa mu Kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform okuli owa Kawempe North, Hon. Ssegiriinya Muhammad n’owa Makindye West Allan Ssewanyana bakomezeddwawo ku Kkooti Enkulu ewozesa bakalintalo e Kololo mu Kampala okuwulira mu musango gwabwe nga tegunaba kutandika kuwulirwa mu butongole.
Bano bavunaanibwa emisango okuli ogw’obutemu.
Share.

Leave A Reply