Ssaabasumba Yona Lwanga wakuziikibwa Ddegeya

Abatuuze bo ku Kyalo Ddegeya Namwatulira nga Ssaabasumba Jonah Lwanga gyahenda okuziikibwa bali mukiyongobero oluvannyuma lwokuvibwako omuntu waabwe gwebagamba nti yabadde abamanyidde enaku.
Bano bagamba nti bakubiddwa ekkonde ddene olwokuvibwako omuntu waabwe abadde muzzanganda eri buli omu.
Okusinzira ku bakungubazi Radio Simba betwogeddeko n’abo bagamba nti bali munaku etagambika.
Ye Rev. Father Nsubuga Kanoonya nga ono kati yaliwo okukumakuma abakungubazi atenderezza emulimu omugenzi gyalese akoze.
Wano ngalaga wagenda okuziikibwa.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply