Ssaabaminisita Nabbanja akiikiridde Pulezidenti Museveni

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister; “Olwaleero ndi Lira, okukiikirira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku mukolo ogwe 18 ogwokusabira abantu abafiira mu Barlonyo Massacre ekikolobero ekyakolebwa aba Lord’s Resistance Army – LRA abaduumirwa Joseph Kony mu 2004. Twebaza eggye lya UPDF wamu n’abantu abavaayo nebafufugaza abajambula bano nebakomyawo emirembe mu kitundu kino.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply