Ssaabaminisita agaanye okuggulawo akatale k’e Busega

Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister agaanye okuggulawo akatale k’e Busega akakazimbibwa olw’ebintu ebimu ebitatambula bulungi. Ssaabaminisita abawadde emyezi 2 gyokka nga babitereezezza, era nalagira abatuuze bonna abalinaanye akatale okwamuka ebifo bino mu bwangu ddala.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply