Ssaabalamuzi yetondedde Obuganda

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Obwetowaze tebulaga bunafu. Njagala okwebaza Ssaabalamuzi Owiny-Dollo olwobuvumu. Emirundi mingi tusobya naye ssi kyangu kuvaayo nogamba nti kyennakoze kikyamu. Mu Buganda tugamba nti omukwano guva mungabo.”
Ssaabalamuzi abadde agenze okwetonda olw’ebigambo ebyensimattu byeyayogera ku Buganda ne Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II wamu ne Buganda okutwalira awamu nga bisiga obukyaayi.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply