Ssaabalamuzi yali agenze ku kulayiza mulamuzi – Ekitongole ekiramuzi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kigambibwa nti omusirikale wa Uganda Police Force eyafulumya akatambi okuva ku Kkamera za Poliisi eza CCTV nga kalaga emotoka z’analamuzi 3 okuli neya Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo nga zigenda wamu n’okuva mu maka ga Pulezidenti Entebe yakwatibwa.
Olunaku lweggulo ekitongole ekiramuzi kyavuddeyo nekinnyonyola nti Abalamuzi abo baali tebava mu nsisikano yakyaama wabula baali bagenze kukulayizibwa kw’omulamuzi omuggya.
Share.

Leave A Reply