Sipiika wa Palamenti asiibuludde Abasiraamu

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anitah Among lunaku olwaleero asiibuludde Ababaka Abasiraamu nabeebaza olwobuwagizi bwabwe gyali era neyeyama okuwagira Obusiraamu akaseera konna.
Ono era yebaazizza Ababaka olwokusiiba omwezi guno omutukuvu.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply