Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Sipiika Oulanyah yatwaliddwa okujanjabibwa – Sipiika Among

February 9, 2022 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Sipiika Rt. Hon. Anitah Among yavuddeyo nategeeza nga bweyayogedde ne Sipiika Rt. Hon. Jacob Oulanyah ali mu kufuna obujanjabi obwekikugu wabweru w’eggwanga nga agenda akuba ku matu. Sipiika yatwalibwa ebweru w’eggwanga okujanjabwa ku lwokutaano nga 4-Feb-2022.