Sipiika Among awaddeyo omutwalo gwa Ddoola bazimbe ekkanisa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa atuusizza obubaka bwa Sipiika Anita Among obwa ssente omutwalo gwa Ddoola gumu (US$10,000) gwawaddeyo eri okuzimba ekkanisa ya St. Mark Kikandwa COU e Nakifuma bino byonna nga bibadde ku mukolo Minisita Gen. Edward Katumba Wamala gweyategese okwebalizaako Omukama Katonda.
Ye Omubaka Tayebwa naye awaddeyo obukadde 10 nga ye eri omulimu guno.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply