Sifunanga bujanjabi mu kkomera gyendi – Hon. Ssegiriinya

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Party – NUP Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates; “Sifunaanga bujanjabi bwonna, obulamu bwange buli lukya bweyongera okuba obubi n’amatu gange gavulula. Ntiddemu nti bwesifuna bujanjabi mu bwangu, nyinza okufiira mu kkomera, Bannayuganda nebatafuna mukisa kuwulira ludda lwange. Nsaba nfune obujanjabi.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply