Rev. Fr. Kasambula bamutidde ku ttaka lye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Rev Fr. Josephat Kasambula eyakulirako Bukalagi Parish owa Kiyinda-Mityana Diocese olunaku lw’eggulo yatiddwa omuvubuka agambibwa okuba nga abadde akozesa ebiragalalagala Katumba Vicent nga kigambibwa nti ono abadde yesenza ku ttaka lya Faaza eriweza yiika 15 erisangibwa ku kyalo Lukunyu Mmamba, Mamba Parish, mu Disitulikiti y’e Gomba bweyabadde agezaako okumubuuza ani yamuwa olukusa okubeera ku ttaka lye.
Rev. Fr. Kasambula abadde yasindikibwa mu Lwamata Parish Kiyinda-Mityana Diocese mu Disitulikiti y’e Mityana.
Share.

Leave A Reply