Pulezidenti Paul Kagame atuuse mu Yuganda

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti wa Rwanda Paul Kagame mutaka mu Ggwanga Yuganda oluvannyuma lw’emyaka 4 nga talinnya mu Yuganda.

Press Secretary wa Pulezidenti, Lindah Nabusayi avuddeyo nategeeza; “Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne mukyala we Janet Kataaha Museveni bakusembeza Pulezidenti Paul Kagame ku kijjulo okusiimba Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba mu State House Entebe.”

 

Share.

Leave A Reply