Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,326 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Pulezidenti Museveni yetondedde ab’ennyumba y’Omubuulizi eyatiddwa

June 26, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo neyetondera ab’ennyumba y’Omubuulizi Benon Musiimenta 49, eyakubiddwa amasasi abiri mu kifuba agamutidde ku lw’okusatu lwa wiiki eno bweyabadde avuga mukyala we ku piki piki nga bagenda ku ffaamu yaabwe mu Gombolola y’e Karusandara.
Obubaka bwa Pulezidenti bwetikiddwa Omubaka we owa Disitulikiti y’e Kasese Lt. Joe Walusimbi era nasuubiza nti eyakikoze wakuvunaanibwa.