PULEZIDENTI MUSEVENI YALINA OKUGGULAWO AMASOMERO YEKKA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi wa Ministry of Education and Sports Uganda Dr. Dennis Mugimba avuddeyo nategeeza nti enaku zomwezi ezokuggulawo amasomero ezibadde zitambuzibwa ku social media tezivangako waabwe.
Ategeezezza nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yekka yalina okuvaayo okulangirira enaku zokuggulawo amasomero.
Ayongedde nategeeza nti Minisitule yakiriza Abayizi abalina okutuula ebigezo byabwe ebyakamalirizo bokka abali mu Internation Schools okuddayo okutuula ebigezo byabwe so ssi masomero gano kuggulawo eri abayizi bonna.
Share.

Leave A Reply