Pulezidenti Museveni sonyiwa abakunyiizizza mu kalulu – Archbishop Lwanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Archbishop wa Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga avuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okusonyiwa abo bonna abamukoze obubi wamu n’okumunyiiza mu kalulu kabonna aka 2021 ate aleme kubavuma. Yasabye ne Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okusonyiwa bonna abamunyiizizza. Bino ybayogeredde mukusabira omyowo gwa Bishop Emeritus John Baptist Kaggwa.
Share.

Leave A Reply