Pulezidenti Museveni mwesiga mu bintu ebimu – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ekitongole ekiramuzi mu Ggwanga Norbert Mao; “Nyinza okuba nga sikiriziganya na Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku bintu ebimu, wabula nsazeewo okumwesiga nti ayagala Bannayuganda nti era akulembeza Yuganda mu bintu byonna. Musobola okunenya olwokumwesiga.”

Add Your Comment