Pulezidenti Museveni awawabidde Daily Monitor

PULEZIDENTI MUSEVENI AWABIDDE DAILY MONITOR;

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveniolunaku olwaleero awawabidde Daily Monitor lwakumuwaayiriza. Mu musango gwataddeyo Pulezidenti Museveni ayagala Kkooti ewe Daily Monitor ebiragiro 7 okuli; Monitor okuwanulayo byeyawandiika/ okusambajja byeyawandiika wamu n’okumwetondera ku mikutu gyonna n’ebigambo byebakiriziganyizaako nga tebinafulumizibwa.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply