Pulezidenti Museveni asisinkanye abasigansimbi

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nasisinkanye abasigansimbi abenjawulo wamu ne mikwano gya Yuganda nga nakatuuka mu Abu Dhabi, UAE. Njogedde nabo obwetaavu bwaffe obwokwongera omutindo ku bintu ebyenjawulo. Ndi musanyufu nti balaba obwetaavu obuliwo okukolagana ne Yuganda.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply