Pulezidenti Museveni ali mu Acholi Sub-Region

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Olunaku nalumaliddeko mu Acholi Sub-Region, nasoose kukyalako ku Modern Organic farm esangibwa mu Disitulikiti y’e Omoro. Nannyini yo Pascal Osire yawuliriza bulungi obubaka bwa National Resistance Movement – NRM obwokwegaggawaza (lonyo) mu maka gaffe. Mu myaka egitawera ebiri Osire asobodde okugaziya ennimiro ye eya yiika 4 kwalimira chili nga kati alina yiika ezisoba mu 250 nga kati kwalimira nokwongera omutindo ku; Gonja, Pepper, Cashew Nuts nebirala. Kino kyakulabirako ku ngeri gyosobola okuyitamu okugoba obwavu okugeza tandika ne yiika 1, labirira ekirime kyo, kungula bingo ofune ssente eziwera.”

Share.

Leave A Reply