Pulezidenti Museveni akuzizza Lt. Gen. Paul Loketch

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nakungubagira abadde omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force DIGP Lt. Gen. Paul Lokech. Avuddeyo nategeeza ngakozesa obuyinza obumuweebwa Ssemateeka wa Yuganda owa 1995 nga Pulezidenti mu kawayiro 98 ne 99 akuzizza Omugenzi okuva ku ddaala lya Major General namuzza ku lya Lieutenant General okumusiima olw’emirimu gyakoledde eggye lya UPDF ne Yuganda.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply