Pulezidenti Museveni akuzizza abasirikale 2

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngomuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuntikko akuzizza abasirikale babiri okuli Col. Paul Muhanguzi akuziddwa okutuuka ku ddaala lya Brigadier General era namulonda okubeera omumyuuka w’omuduumizi w’ekibinja kya Second Infantry Division, Col. Peter Akankunda akuziddwa okutuuka ku ddaala lya Brigadier General era nalondebwa ku kifo ky’omumyuuka w’omuduumizi w’ekibinja kya First Infantry Division.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply