Pulezidenti Museveni akungubagidde Idriss Debby

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akungubagidde Omugenzi Idriss Debby abadde Pulezidenti wa Chad gwayogeddeko nga abadde omusajja enkwata ngabo era nategeeza nti Ssemazinga Afirika afiiriddwa nnyo. Kinajjukirwa nti Debby abadde ayitiddwa okubeerawo nga Museveni alayira mu mwezi gw’okutaano.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply