Pulezidenti Museveni akomyeewo mu Ggwanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olweggulo lwaleero akomyeewo mu Ggwanga okuva mu Kibuga Nairobi ekya Kenya gyeyabadde agenze ku bugenyi obwolunaku olumu nga yayitiddwa munne bwebafaananya emirimu owa Kenya President Uhuru Kenyatta.
Bano babadde basisinkanye wamu n’abakulembeze abalala abali mu Mukago gw’ensi eziri mu buvanjuba bwa Afirika okubadde owa DRC Félix Antoine TSHISEKEDI Tshilombo, Évariste NDAYISHIMIYE owa Burundi, Paul Kagame owa Rwanda ono nga akiikiriddwa Minisita avunaanyizibwa ku nsoga z’ebweru.
Share.

Leave A Reply