Pulezidenti alinga nsaka yamalwa, funa oluseke olulungi – Capt. Mike Mukula

Omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM ow’ebuvanjuba Capt. Mike Mukula avuddeyo nasaba abantu b’e Butebo okutunuulira ab’oludda oluvuganya ekiziimuziimu balonde abakulembeze abalungi era abalina obusobozi okufuna ebirungi okuva ewa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Mukula yabategezezza nti; “Museveni alinga amalwa mu nsaka. Omulimu gwammwe gwakuleeta nseke munywe amalwa. Bwemunateekayo oluseke olufu mu nsaka temujja kunywa malwa.”

360 total security

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply