Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 172 listening Simba FM Live

Pulezidenti agenda kuggulawo ettendekero ly’amaggye e Jinja

January 28, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni era omuduumizi owokuntikko ow’eggye lya UPDF wakuggulawo ettendekero lya National Defence College Uganda Jinja. Abayizi abasoose mu ttendekero lino mu lusoma lwa 1/2022, mulimu abasirikale ba UPDF 18 abali ku maddaala aga General ne Colonel.