Pulezident Museveni agenda kutongoza ekidyeeri kya MV Sigulu

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero wakutongoza ekidyeeri ekituuza abantu 300 ekya MV Sigulu ekigenda okugatta olukalu lw’e Namayingo ku bizinga by’e Sigulu ne Lolwe mu Nnyanja Nalubaale. Kisuubirwa okutumbula ebyentambula wamu n’obuvubi. Uganda National Roads Authority
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply