Poliisi okuva ku Palamenti ekimye emotoka ya Palamenti okuva mu maka ga Hon. Zaake

Uganda Police Force okuva ku Palamenti olunaku lw’eggulo ngekolera ku biragiro bya Clerk wa Palamenti bagenze mu maka g’Omubaka wa Mityana Municipality Munnakibiina kya National Unity Platform MP Zaake Francis Butebi nebaggyayo emotoka nnamba UG 0333H eyali yamuweebwa nga Kkomisona wa Palamenti wabula ekifo ekyamugibwako oluvannyuma lwa Sipiika Anita Among okuvaayo namulumiriza okumuvvoola ngayita ku mukutu gwa Twitter.
Omubaka Zaake mu kaseera kano tali mu Ggwanga ngali mu kufuna bujanjabi.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply