Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 336 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi ne Military batukubyeemu omukka ogubalagala – Bobi Wine

April 23, 2022 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Enkya yaleero mbadde ku BBS Terefayina nga njogerako eri abantu ku bigenda mu maaso mu Ggwanga. Ku nsonga zenjogeddeko mulimu emiwendo gy’ebintu egirinnye, okutulugunya abantu okweyongedde wamu n’okuwamba abantu, obuli bw’enguzi n’obukenuzi obukudde ejjembe nga ddiiri yemmwaanayi ne ddwaliro ly’e Lubowa wamu n’ekiwamba ttaka.
Bwembadde nzira awaka, Poliisi ne Military bakozesezza omukka ogubalagala wamu n’amasasi okugoba abantu ababadde bakungaanye ku kubo okutuwuubirako n’okulaga obumu. Mbajjukiza abali mu buyinza n’abakuumba ddembe nti abantu bano bemukuba essaawa yonna eggwanga lyabwe lijja kubaddira mu mikono gyabwe.”